Home

   

Biography
Benard Musoke Kyeyune
Unknown - Unknown




Full Name: Benard Musoke Kyeyune
Date of Birth: Unknown
Date of Death: Unknown
Country of Birth: Uganda
Biography:

Ebyafayo by'omugenzi Benard Musoke Kyeyune

Yazalibwa: 1919
Abazadde: Omugenzi Joseph Mbawadde Mukasa agalamide e Buwadde Mubende n'Omugenzi Namakula.Yakulila mumaka ga Kitonto e Kasengejje Wakiso

Yasomera:

Yasomera e Naddangira era gyayava neyegata jaaja we Yakobo eyamukuza era eyasooka okumukozesa mu wooteri y'e Kampala

Bweyava yo nayiiga eby'okufuyila emotoka nakolelako amakampuni agali amalungi mubisela ebyo nga Genral Motors, DT Dobi ne Fiat Uganda Ltd

Bweyava yo natandika okwekozesa yekka era nayigiliza abantu bangi ab'enjawulo

Akoledde nnyo ekika kye e nyonyi nakinsige ngera wafilidde abadde mukyise mu lukiiko lwe kikia ky'e Mengo

Alese abaana n'abazukulu 

Wafilidde abadde ne myaka 98

About Us | FAQ | Take a Tour | Create a Memorial Website | Pricing | Contact Us |